Birowoozo Lyrics – Iryn Namubiru

ahh ahh (fusion band) mwaami, mwaami mwaami, mwaami mwaami..yii eee (verse 1) mbadde ndi awo nelarikirira nga manyi ebyange bisebengerera nendowooza nti oba nina okukyuusa ku byokula nendya buli kimu, nga wwa konze bino nno byagala ddagala (oo yeah) omubiri gwange gwonna nga gukoze gunzigwako nenumba mulago mu’bomusaayi, woba gwe olowooza kyi omusawo nangamba nti nina ekyiwundu ekyiwundu ekyitetagisa kutuunga nangamba kyiri ku mutima ate nga kyiva ku bbwongo kkoye bambi oyinza no’kufa kukyendabye naye nno, ebyo birowoozo (chorus) birowoozo byonno eyagenda na’tadda (birowoozo) bindi bubi era ssimanyi oba ali…

Read More