Lomance Lyrics – Santana

No work pon di charcoal ffe twagala mukwano gwa bisoko tebalina lomance
Santana Bomba beats ahahahahahaha
100acres Andy music.

(Chorus) Tebalina lomance these gals(tebalina lomance…….) Dey have no lomance nothing they got no lomance (x2)

Verse 1.
Nkasanga Ku street Kali Ku bbala nganze ndowooza kandabyeemu luffala nenkooka zino zi how a you dear. Neketunuza eri nga akataanywe na beer.
Bikomo netimbye ekikumba clear nga kalina ebiffi byebyansika near. Atambula azina asiiba Ku pizza nga Ali ready for chogm nga bano ba lupita. Kambaza step Kali Ku near. Eno memba agamba nyambuse gear kambuuza oba nga ebitabo nabilya. Konze oli ne puliida mulamba tumya beer.
(R chorus)
Verse2
Zi whea do you stay kwolwo kamanya. Zi WhatsApp numba kwolwo zagabwa. Nenkagamba luliba olwo kiliba. Naye ate wayita mmeka kunkeera okwo kakuba. Ndimumujoozi ngenda kundiba.kulaba Ku arsenal anti twagobye Wenger .kangamba ebibumba byali mu kkava mbu nzijje mbikwekule ebibumba byali Ku sure t:Nali mubwetaavu noonya zi kichwa.nga collabo noonya zamumisuwa. Nkooye bu soap dish noonya akimala ate kano ka madamoseille kangamba sure sure
Nalinya na booda Salina futta. Kagaali nensotta afande fugita. Emikolo nkugambye gyatunyumila. Naguno gwaaka nkugambye ekyo sikyejjusa naye.

(R chorus)
Verse 3
Second date kajja kagala mbaga. Nenkagamba weffuge tumya shisha
Bwekatumya beer nze natumya depot naye bwekatamiira kashockinga ba pipo. Bambuuza oba nkawadde bondo(bond7) kkonze emisambwa gyewaabwe ginywa kitoko. Ngakazina obuzina obuyita popo(police) zino zi sidung pon it ne zi wine and go low. Bwetwaveeyo twadda mubisooto. Kiggwo gumbya mwattu mubisooto. Newaanye mbu nfunye omutindo naye ate wayita mmeka ne weasle nakanyigako. Nkugambye.
(R chorus)
Outro
Fille katamba wakuba waaki(diz gyals tebalina lomance)
Bad gyal Cindy yabba waani(ebyo ebyaana tebiyine lomance)
Ye sheeba ayanjula ddi(sikati tanafuna lomance)
How do u leave katongole omutongole mubatongole titie ??.
But Patricia how do you leave kazoora as in JK baba buddies(tunalya lomance)
Tebalina lomaaaaaanceeee
Nze sirina lomance
OCM records

Please follow and like us:
 20

Leave a Comment