Lyrics: Musawo By Winnie Nwagi

Intro:
Nkukubila Winter nga nebigere mbinyise water
Katiki tiki tick tac
Nga Ninda gwe ondetere sweety.
Nkukubila winter nga nebigere mbinyise water
Katikitiki tic tac nga ninda gwe bby lwonada

Verse 1.
Hmmm nga bwakasasaana
Ne’njuba enkyanaaba amaaso
Mpita linya lyo bby hmmm
Your love is making me go crazy
Ontambulira mumusaayi hmmm
Obulamu Bwange Bukwetaaga ahhh
Kwekusalawo nkwesooke
Nkuwe ka breakfast in bed
Yeggwe Gwempita owewange
Sikukweka okujako nga okyagade
Yeggwe gwenalota nga
Gwenalalasa nga buli jendaga
Lwentuse okulya nga setaaga
Apettite nga yekyanga
Nomutima nga Gwewuuba
Wasuka kubyekyama
Kyenva sigwa kwelwaza nadala nga
Olude okudda ekka. Omusawo

Chorus:
I’m Loving your love bby, Musawo
Nze gwe Gwempita owange, OMusawo
I’m Loving your Love daily, Musawo
Wadde nga sinakwata, Musawo.×2

Verse 2.
Eno tricky melody,
Mumatonde its insanity, Dalu dalu
Bwoba wendi Eno Uganda eba nga California, Dalu dalu
Kankubulire, akusinga bwenanonya yambula, yambula
Olina energy gwe wotoba notulo twelaga, bby
No fire can cool without you,
Olina body perfume ensufu, Musawo
Karibu kwangu nikupe mapenzi yote, Darling
Yeggwe ansaana, delicious amount of supu, bby
Wona wewakwata awampuuza nedda nedda omusawo

Chorus×2

Verse 3.
Dans kumapeesa,
Am Winnie Nwagi,
J-Power, J-power la lala lalala
Engeli jotabula edagala
Elinzijanjaba omutima nyumirwa
Yes am so in love with you my sweet sweet addiction nze onyumirwa Olimu amasavu, nze kugwe nebwentambuza sapatu sitoma
Ekintu ekisinga okungumya nti toli mafuta mukamotoka akalala
Kyenva nkubila winter nga nebigere mbinyise water, yeahhh
Katitiki tic tac nga ninda gwe ondetele sweety
Nkukubila winter nga nebigere mbinyise water,
Katikiti tic tac nga ninda gwe bby lwonada, omusawo

Chorus

Outro:
Dans Kumapeesa, (ohh loving you)
Am Winnie nwagi (ohh am loving you)
J-power (omusawo) J-power
La lala lala laaa
Musawo.

Please follow and like us:
 20

One thought on “Lyrics: Musawo By Winnie Nwagi

  1. ___123___Lyrics: Musawo By Winnie Nwagi – UgLyrics___123___

Leave a Comment