MUSEGE – @pryceteeba Lyrics

(Intro)Nalulunji!!!
Nalu…!
Nalulunji!!!!!!!

Ehh! yeeea!

Chorus : Nalulunji Mbuza Ani Amulabye?
Nalulunji Mbuza Ani Amulabyeko?
Yangamba Kimu Ava KAMPALA
Mwana Muwala Munakibuga!
“Namukyaza Ekka Ku Home Base
Nanyaga Buli Kimu Ewaka”x2
Baby gal Ye MUSEGE….
Yakyala Lumu Nanyaga Ye MUSEGE….
Ayambala Bulunji Tomanya Nti MUSEGE…
Yakyala Lumu Nanyaga Ye MUSEGE
MU-SE-GE

Verse 1:
Nali My Club Danceeyeah,Nemikwano Jange,Ffena Twali Twase(lit) Kubanga Twali Tunyumye
Nenengera ono Sexey,Yali Mulunji Nga Ayakka
Nemugamba Amanya Gange Kasirye Gegange Age’kikka
Tonya Mbeera Ntinda(mbeera Ntinda)
Ko ye Jangu Wano Wendi Eyo Tuba Twerabisa.Ekisoka,Nkwekengera(Nkwekengera)
Ja Tugenda Counter,Booty Nga Ajiza Buli Luda Yeeeeeeahh!!
Baby Nanteka Mu Zone/Nengamba Bamuwe Bamuwe.Baby Nga Tali Yekka,Ko Nze Ne Mikwanojje Bajiwe.
Natandika Onyiga Eriiso,Teri Mulala Anyigira Nze.Ko Nze Bigwera Wakka,Nemukuba Akama Nga Bwaseka.(Ha!haa! kyoyoya kyofuna ekitufu okifuna)

Chorus: Mwana Muwala Munakibuga/Nanyaga Buli Kimu Ewakka
Babygal Ye MUSEGE..(musege)
Yakyala Lumu
Nanyaga Ye MUSEGE(musege)
Ayambala Bulunji Tomanya Nti MUSEGE(musege)
Yakyala Lumu Nanyaga Ye MUSEGE(musege)
MU SE GE

Verse 2/

4:20 We Got Lit I Can Talk ’bout It
Nga Ekuteyo Emboozi Eyange Nawe Club Jumping(jamming Jamming)
6:00 in the Morning (prrrrr prrrrrrr)Mpita Uba (scrrrrr scrrrrrr)Mpaka Kka Kitegeza I got My Juice Back!!!!
Ntukayo Anewunyisa,Nga Simanyi Anjubisa/
Nenzijamu Gear Zange,Ntegeza Chain Ne Essawa/
Nemulaga Wembiteka,Namanya Safe Wenkweka.
Otuka Kumakya,Safe nga Nzigule Madam Tali Wakka.Kyenzijukira Kimu Nga Sinanya Ku Bar.
MashUP yali Crazy Ebintu Byange Byonna OMUSEGE Ye yeee yeeeeeeaeeeh!!!
UHHH!Mwana muwala munakibuga!
Nanyaga buli kimu ewakka!

Chorus:…..
Outro: Nalu….(MUSEGE) Kampala sibizimbe!!!!Okukera kumakya nga Jordan zange zonna azitute,Safe yonna Nzigule,Sente zonna azitute,Ekunje lyonna aliride,Chain zange,Essawa Eyebeyi.
Rolex ajiride!!!
Namusanga Mu club ndowoza yoyo yekka.MUSEGE
Banji tubasanga Nawe kiyinza okuba kyakutukako
Muvubuka Munange Ekyantukako naye kyamutukako.,Ayinza okuntegera.Banji ba Nalu..
Ani Amulabye?
Atera okutambula..teyebaka misana,Atambula Kiiro.
Ayina edoboozi Dunji,Ani Amulabyeko? Nalu!
MunaKAMPALA
Haa! Haha!

Please follow and like us:
 20

Leave a Comment