Tikkula Lyrics – Rema

Heh!
Crouch
Nsumuulula
Hee Aah

Tikkula
Nsumuulula
Byonna ebyansiba obwedda
Ssisiitira nnyiganyiga uh
Tikkula
Nsumuulula
Byonna ebyansiba obwedda
Ssisiitira nnyiganyiga
Hee, Aah

Darling nkumaakinze
N’ebyange mbiseetinze
Oli wa njawulo ku bitonde ebirala
Omukwano nguwoominze
Neetimbye ebimuli nzenna
Jangu eno omasaaginge
Nkutunuulira nkutya darling wange
Ky’ova olaba nga nemoola
Tontwaala ng’owamaalo oh
Akaviiri ke kapya
Kikwano kyange
Oba nze alaba nzekka
Nzuukuse bwe mba nfreezinze eh
Aah mukwano nina obudde
Ndi mu mood ndowooza ggwe
Ntikkula naawe, aah

Oluusi neebuuza
Mu balungi b’olabye mu nsi
Ddala nze ani gwe weekwata?
Mbadde noonya nga gwekweeka
Omukwano oguwangaala
Nga manyi nti ebyange byagaana
Nali mbiroota ebyomunda
Eby’okufuna gwe nina nzekka
Nga nakoowa abampooninga
Mukwano nina obudde
Ndi mu mood ndowooza ggwe
Ntikkula naawe, aah

Do you feel what I feel?
Cause’ I feel what I feel
Do you feel what I feel?
Eh! Oooh
Do you feel what I feel?
Cause’ I feel what I feel
I feel, I feel
I feel, I feel
I feel, I feel eh
Do you feel what I feel?
Cause’ I feel what I feel
Do you feel what I feel?
Oh babe
Mukwano nina obudde
Ndi mu mood ndowooza ggwe
Ntikkula naawe, aah

Submit Corrections

Please follow and like us:
 20

Leave a Comment